•  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  

Sheebah Kalungi
Sheebah Kalungi

Omuyimbi Sheebah Kalungi ayongedde okulaga nti mu Uganda y’omu ku bayimbi abakyala abategeera omuziki wadde okuvuganya mu kisaawe ky’okuyimba kweyongedde.

Sheehab yabadde ku kirabu Guvnor mu Kampala ng’ayimba oluyimba lwe Binkolera ku Bachelor’s Party era bangi badigize, bakiriza nti omwana muyimbi.

Yayingiddewo ng’ayambadde obugoye obusikiriza abasajja era bangi empale zabadde zisemberedde okutoba.


  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •