•  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  

Omuwagizi wa Sheebah Kalungi ayunguse amaziga ag’essanyu bw’afunye omukisa ogusoose mu bulamu bwe, okukwata mu ngalo z’omuyimbi we.

Sheebah n'omuwala
Sheebah n’omuwala

Sheebah yabadde ku Comedy Files ku Uganda Manufactures Association (UMA) e Lugogo sabiti eno ku lunnaku olwokuna nga 8, Febwali, 2018.
Ku siteegi, yabadde ayimba oluyimba ‘Muwe” nakyamula abantu bonna kyoka yabadde agenze mu bawagizi okubabuzaako, omu ku bawala yafunye omukisa, Sheebah okumukwata mu ngalo era yawulidde essanyu kuba yabadde takisubira.
Sheebah n'omuwala
Sheebah n’omuwala


  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •