•  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  

Ssentebbe wa NRM e Lubaga era omuyima wa Bodaboda 2010, Abdullah Kitatta enkya ya leero aleteddwa mu kkooti y’amaggye, enkulu e Makindye, okusomerwa emisango egimuvunanibwa.
Kitatta avunanibwa ne banne 12 okuli Sowali Ngobi, Amon Twinomujuni, Joel Kibirige, Matia Ssenfuka, Hassan Ssebata, John Kayondo, Hassan Ssengooba, Sunday Ssemogerere, John Ssebandeke, Hussein Mugema, Fred Bwanika ne Ibrahim Ssekajja okusangibwa n’ebyokulwanyisa by’amaggye omuli engoye z’amaggye, emmundu, amasasi, Pisito n’ebintu ebirala.


  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •