•  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  

Omuyimbi Iryn Namubiru y’omu ku bayimbi abakyala abasobodde okuvaayo okwagaliza bannayuganda olunnaku lwa baagalana “Valentine’s Day”.
Namubiru mu kisaawe ky’okuyimba asobodde okuyimba ennyimba mpitirivu nnyo ez’omukwano omuli Omukwano Gwaffe, Nina Omukwano, Bonna Obasinga n’endala era bantu bangi nnyo bazeyambisa okuwangaza omukwano gabwe.

Iryn Namubiru
Iryn Namubiru

Omuyimbi Namubiru asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okutegeeza nti ali mu “muudu” n’okwagaliza bannayuganda olunnaku olulungi “Already in the #Mood.
Happy Valentines’ Day to”.


  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •