•  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  


Omuyimbi Jose Chameleone ayongedde okulaga nti y’omu kwabo abali bawagira omugenzi Mowzey Radio ate muwagizi ba B2C.
Chameleone myaka 38 asobodde okuyimba oluyimba lwa “Gutamiiza” n’omu ku baana be, okulaga nti tayinza kwerabira mugenzi Radio.
Jose Chameleone y’omu ku bayimbi abasinga obunene mu ggwanga lino era asobodde okuyimba ennyimba ezenjawulo omuli Wale Wale, Valu Valu, Basiima Ogenze, Byansi byakuleka, Kuma Obwesigwa n’endala.


  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •