•  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  

Kyaddaki omubaka we Kyadondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyikiddwa nga Bobi Wine akomyewo nankuba mpya era ayingizaawo oluyimba olugenda okuvuganya mu kisaawe ky’okuyimba.

Bobi Wine ne munne Nubian Lee basobodde okweyambisa omukutu ogwa Face Book okugenda “Live” n’okulaga eswaga mu luyimba lwabwe olupya olw’omukwano.

Banno babadde Gulu gye bakubidde ekivvulu olunnaku olw’eggulo.


  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •