•  
 •  
 •  
 •  
 •  
 •  
 •  

Feffe Bussi
Feffe Bussi

Abantu singa bagamba nti mu Uganda Feffe Bussi y’omu ku bayimbi abasinga okuyimba Hip Hop toyinza kuwakana kuba omwana alina talenti.

Feffe Bussi ayitiddwa mu bifo bingi nnyo okuyimba kyoka engeri gy’akozesa ebigambo bye, kiraga nti wanjawulo nnyo ku bayimbi abalala abayimba Hip Hop.

Omwana Feffe agamba nti yazaalibwa mu 1993 era bwe yabadde ayimbira abantu mu bitundu bye Jinja, yakatirizza mu Uganda yasinga okuyimba Hip Hop.

Mu kiseera kino Feffe Bussi alina ennyimba ezenjawulo omuli Iddi Amin Dada, Ntondo, Juliana Kanyomozi, Who is Who n’endala.


 •  
 •  
 •  
 •  
 •  
 •  
 •