Bya Nalule Aminah

Omubaka w’e Kyadondo east mu Palamenti Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) nga yegatiddwako banne okuli A Pass, Nubian Li, bannamawulire, n’abalala batukiriza kye basuubiza sabiti ewedde, eky’okwekalakaasa okw’emirembe nga bawakanya omusolo ogwatekeddwa ku Social Media omuli Face Book, WhatsApp, Instagram n’emikutu emirala ogwa shs 200 buli lunnaku ne ku Mobile Money ogwa shs 1 ku buli 100.

Enkya ya leero, bakedde kwambala ngoye myufu ne bayingira ekibuga Kampala.

Ebisingawo birinde…


  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •