• 69
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
    69
    Shares

Omuyimbi Fik Fameica ayitiddwa mu ggwanga erya Rwanda okukyamula abadigize mu kivvulu ky’oku mazzi ku lubalama lw’ennyanja Kivu mu bitundu bye Gisenyi.

Fik asobodde okweyambisa emitimbagano gya yintanenti okutegeza nga bw’agenda okuyimbira bannansi ba Rwanda nga 8, September, 2018.

Mu kivvulu ekyo “Summer Beach Fest” abayimbi bangi nnyo abagenda okukyamula abantu n’okusingira ddala abayimbi mu Rwanda abanene okuli Bruce Melodie, Deejay Africano, DJ Marnaud, DJ PYFO ne Shammy Shift ate mu Uganda, Fik y’omu kwabo abayitiddwa.

Okubetinga ne Kagwirawohttps://www.kagwirawo.co.ug//


  • 69
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
    69
    Shares