• 288
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
    288
    Shares

Kyaddaki Frank Gashumba avuddeyo kubigambibwa nti yabonereza muwala we Sheila Gashumba.

Okuva ku Mmande sabiti eno, amawulire gatandiika okufuluma nti Sheila Gashumba yakubiddwa era kiteberezebwa nti bamukuba ku Ssande ekiro.

Frank Gashumba ne Sheila Gashumba
Frank Gashumba ne Sheila Gashumba

Wabula taata w’omwana Gashumba akakasiza nti muwala we yamubonereza ng’omuzadde kyoka agaanye okuwa ensonga lwaki yakikoze.

Omuwala Sheila Gashumba
Omuwala Sheila Gashumba

Mungeri y’emu agambye nti abantu balina eddembe okwogera kyoka tayinza kutambuliza nsonga za famire ku Face Book.

Wabula kigambibwa nti Sheila Gashumba okwagala abasajja omuli n’omuyimbi Fik fameica y’emu ku nsonga lwaki yakubiddwa wadde kitaawe agaanye okuwa ensonga.

Frank Gashumba yeyogeredde ekyamukubizza muwalawe Sheila

Frank Gashumba yeyogeredde ekyamukubizza muwalawe Sheila. Vidiyo ya President waalwo Josephat Sseguya

Posted by Bukedde on Thursday, October 4, 2018


  • 288
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
    288
    Shares