• 193
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
    193
    Shares

Bebe Cool atuuze mu ggwanga erya Ghana okwetaba ku mikolo gy’okuwangula award za Afrima.
Bebe asobodde okweyambisa omukutu ogwa Face Book, okutegeza abawagizi be nti asimbudde, okukima award.

Omuyimbi Bebe Cool yakulembera Gagamel Entertainment group era yalondebwa okuvuganya ku ky’omuyimbi asinga okuyimba mu East Africa n’oluyimba lwe Freedom.

Okuwangula AWard ya Afrima, alina okuwangula abayimbi abenjawulo omuli Diamond Platnum (Tanzania), Harmonize(Tanzania), Kagwe Mungai (Kenya), Khaligraph Jones (Kenya), Nyashinsk (Kenya), Rayvzony (Tanzania) ne Yamiu Mola okuva mu Ethiopia.

Mu kiseera kino, abawagizi ba Bebe Cool aba Gagamel balina esuubi nti omuyimbi wabwe agenda kuwangula Award era bangi bamulindiridde.
Ku Face Book, bogedde ebigambo ebyenjawulo


  • 193
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
    193
    Shares