Kyanakiwala ekyamyuka omubiri gwona kisabbalazza omuyimbi Pallaso nawuunga.
Kyana kisobodde okukwata vidiyo nga kiri ku buliri nga kizinira ku luyimba lwa Pallaso n’okutambuza omukono omubiri gwona mu ngeri y’okusabbalaza abantu.

Embeera eyo, yawaliriza Pallaso okweyambisa omukutu ogwa Instagram okulaga ensi ekitone ky’omuwala era kigambibwa omuwala oyo, alina enkolagana n’abayimbi abenjawulo mu ggwanga lino.

Pallaso
Pallaso

Abamu ku bawagizi ba Pallaso bagamba nti omuyimbi wabwe yabadde asabbaladde era y’emu ku nsonga lwaki yatadde vidiyo ku kibanja kye ekya Instagram.

 

 

View this post on Instagram

This one is confidential ???? Send your Dance challenge to +256 705 985699 #WineAndWineChallenge

A post shared by Pallaso Sucker Free Boss (@pallasomusic) on