• 192
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
    192
    Shares

Omuyimbi Fik Fameica ayingizaawo ekyuma ky’emmotooka okulaga ssente wadde bangi ku bannayuganda babadde bagamba nti anoonyezebwa ku ssente ezibangibwa.

Kigambibwa Fik oluvanyuma lw’okutegeka ekivvulu e Kyadondo Rugby Club mu Desemba wa 2018 n’atafuna bantu, mbu abadde abangibwa era abadde yekwese.

Abadde alina emmotoka bbiri (2) okuli Toyota wish ne super custom wabula ayingizaawo GDI Mitsubishi namba UBE 228S era ateberezebwa okubeera mu bukadde 30.


  • 192
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
    192
    Shares