•  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  

Mukyala Eddy Kenzo, Rema Namakula afulumizza ekyasi kya vidiyo y’oluyimba ‘MORE OF THIS’.

Oluyimba, lwa lwetabiddwamu ba DJ omuli Slick Stuart ne Roja era vidiyo yafulumiziddwa olunnaku olw’eggulo ku lwokuna.

Abamu ku bagoberezi ba Rema bagamba nti oluyimba lulimu obubaka Eddy Kenzo bw’alina okuwulira okusobola okutumbula enkolagana n’omukyala Rema.


  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •