Omubaka we Kyadondo East mu Palamenti amanyikiddwa nga Bobi Wine ne babaka banne omuli Mityana munisipaali, Francis Zaake, Kawempe North Latif Ssebagala Sengendo n’abalala sabiti ewedde ku Lwokutaano baakyalidde abatuuze b’omu Lusanja abaasengulwa omugagga Medard Kiconco omwaka oguwedde ogwa 2018.

Leero tukuletedde engeri abantu gye bamwaniriza mu ssanyu