Winnie Nwagi y’omu ku bakyala abayimbi era abakoze nnyo okuyimirizaawo ekisaawe ky’okuyimba mu ggwanga.
Alina ennyimba ezenjawulo omuli Fire Dancer, Kano Koze, Matala, Musawo, Magic n’endala kyokka bangi ku bannansi bagamba nti enkola y’emirimu gye omuli n’okuyimba ku siteegi, yefananyirizaako muyimbi munne Desire Luzinda.


  • 143
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
    143
    Shares