•  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  

Frank Gashumba akulira ekibiina kya Sisimuka Uganda alaze ensi lwaki Prophet Elvis Mbonye musajja mufere nnyo era omulimu gwe kunoonya ssente okuva mu bantu.
Gashumba agamba nti Prophet Mbonye yawa obunabbi nti Uganda Cranes erina okuwangula ekikopo kya Africa ekya Afcon mu ggwanga erya Misiri mu kakodyo ka Peneti kyokka yavaamu dda.
Agamba nti embeera eyo, eraga nti Prophet Mbonye aliwo kunoonya ssente era amuwadde erinnya erya “Profit Mbonye Prophesy“.

 


  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •  
  •