Abantu bataano nga bonna ba nju emu okuva ku kyalo Budechu mu ggoombolola y’e Buisinia mu disitulikiti y’e Busia bafiiridde mu Nyanja. Bano babadde bava kuziika.
Kino kiddiridde eryato lyebabaddemu okukubwa amayengo neryebbika mu mazzi.

Bataano bafiiriddewo mbulaga, ate abalala bataano bbo basobodde okusimattuka.
Ku bafudde kubaddeko n’omwana omuwere, era nga yye omulambo gwe gwegukyabulidde mu Nnyanja.
Bya NTV