Mu nsi yonna buli muntu yenna ayagala nnyo obulamu obulungi era y’emu ku nsonga lwaki abantu bangi bakeera kunoonya ssente.
Wosomera bino nga Manejja w’omuyimbi Jose Chameleone, Robert Nkuke Mutima yeeyiyeemu kapyata y’emmotoka ekika kya Benz.

Benz eno kika kya AMG , E55 nnamba UBE 073G mwatambulira ennaku zinno okulya obulamu n’ebyana ebitegeera okulya ssente.
Nkuke okuyingizaawo Benz kabonero akalaga nti ssente ekyaliwo wadde bangi ku bannayuganda bazalawa.