Ambasadda w’ebyobulambuzi Zari Hassan akyamudde abatuuze mu bitundu bye Mbarara, bw’abadde alambula ebintu ebyenjawulo omuli ne Igongo country Hotel.
Zari okulambula yawerekeddwako abantu abenjawulo omuli Minisita omubeezi ow’ebyobulambuzi, Godfrey Kiwanda Ssuubi n’abakungu abalala.

 Zari mu katale k'abakyala e Mbarara

Zari mu katale k’abakyala e Mbarara
Zari ne Minisita Kiwanda mu tawuni y'e Lukaya
Zari ne Minisita Kiwanda mu tawuni y’e Lukaya
Zari mu Igongo country Hotel
Zari mu Igongo country Hotel
Zari mu Igongo Cultural Museum
Zari mu Igongo Cultural Museum
Zari mu Igongo country Hotel
Zari mu Igongo country Hotel