Omuwendo gw’abantu abafiiridde mu Lake Victoria gweyongedde kati mu kiseera kino emirambo 29 gye gyakazuulibwa.
Okusinziira ku amyuka omwogezi wa Poliisi mu ggwanga Patrick Onyango, abantu 27 banunuddwa, era agambye nti omuyigo gukyagenda mu maaso.

Patrick Onyango
Patrick Onyango

Emirambo egimu, gitwaliddwa mu ggwanika ly’eddwaliro ekkulu e Mulago okuweebwa ab’enganda.
Poliisi n’amaggye bakyanoonya emirambo emirala kyokka abafudde tebamanyiddwa muwendo.

Abamu ku bafudde kuliko