Abawagizi ba Rema Namakula basiimye omuyimbi Bebe Cool okuleeta Rema mu kisaawe ky’okuyimba n’okumulaga eri ensi.
Banno basinzidde ku nnyambala ya Rema okutegeeza nti singa teyali Bebe Cool, tewali yanditegedde Rema mu nsi eno.