Omuyimbi Bebe Cool azzeemu okuzalawa muyimbi munne Bobi Wine mu kisaawe ky’okuyimba.

Bebe Cool ku lukalala lw’abayimbi abasinze okuyimba oluyimba olumu omwaka omukadde ogwa 2018 kyokka ne lutunda nnyo, Kyalenga yalutadde mu namba munaana (8).

SINGLE HITS

1-Chosen Becky-Bankuza

2-Irene Ntale-Gukuba

3-Lydia Jazmine-You and me

4-Rema-Sili muyembe

5-Allan Toniks -Romance

6-Hitnature-Twazikoze

7-Levixon-Turn the replay

8-Bobi wine-Kyalenga.

Ku Face Book, Bebe Cool agambye nti oluyimba Kyalenga sirulungi kyokka Bobi Wine okweyambisa ebyobufuzi mu ggwanga lino y’emu ku nsonga lwaki oluyimba lwe abantu bangi nnyo balwagadde, “Kyarenga is not a good song but using his political ground to push it to a big single is acceptable by me otherwise musically, NO“.

Okusinzira ku Bebe Cool, Fik Fameika ye muyimbi asinze okuyimba mu 2018.

Fik Fameika
Fik Fameika

1-Fik Fameika-My property, Tonsukuma,Born to win,mafia,sconto

2-Fefe Busi-Who is Who, Dada

3-Vip jemo- Shamim, Nakikute

4-Gravity -Embuzi zakutudde, Ampalana

5-Sheebah karungi-Wankona, Mummy yo,Bera nange,

6-Fille -Sabula ,Love again

7-Spice-Ndi mu love, Best friend

8-Daddy Andree-You &me , Now now

9-Ykee Bender-Amina, Onabayo

10-Kalipha Aganaga-Katono, Kiboko

11-Vinka-Chips na ketchup,Omukwano gwo

12-John blaq-Tukwatagane, Sweet love

13-Voltage music-Byafayo, Killa migino

14-Winne Nwagi -Fire dancer, Matala

15-Eddy Kenzo -Pull up, The heat

16-Apass-Didada, Guliwano

17-Jose Chameleon-Champion,Mateka

18-Bebe Cool-want it,up&whine,I do,Wasibuka

19-Geosteady-I’m into you,Wakikyenga

20-King Saha-Biri Biri, Very well