Mu nsi y’omukwano, abakyala balina okukola nnyo okusikiriza n’okuwangaza omukwano gwabwe nga bakola ebintu ebyenjawulo okuzza laavu yaabwe obuggya.

Mu mbeera eyo, kikino kyanakiwala kiraze nti okuzza omukwano obuggya, kyetaagisa okuba omuyiiya ennyo okulaga nti omusajja tawankawanka eri abakyala abalala.

Ekiwala kino wadde amannya gasirikiddwa, kiraga nti omukyala yenna ng’alina amabeere amanene, alina okwebaza Omutonzi kuba ye asobodde ogeeyambisa okulobesa abasajja ate mu kaboozi, mu ddakika satu (3) zokka, alina okumutuusa ku ntiiko.

Kisinzidde mu kidiba ekiwugirwamu okulaga engeri gy’okusobola okusika omusajja yenna mu bulamu bwo.