Kyaddaki Zari Hassan azzeemu okuva ku muddaala gw’abanoonya era essaawa yonna, agenda kulaga eyali bba Diamond Platnumz nti alimu sukkaali.
Zari agamba nti alina omusajja munnansi wa South Africa, munnabyabufuzi omugundiivu era alina kampuni ekwasaganya eby’okuzimba.

Mungeri y’emu agamba nti musajja we, tayagala kwerabisa era y’emu ku nsonga lwaki tasobola kumuteeka ku mitimbagano gya yintanenti kyokka wakumulaga ensi ng’akaseera akatuufu katuuse, “Mr M is not of public interest but when the time comes that I need to let people know who he is, I will. I have…”.