Mu nsi y’omukwano, abasajja abalina waaya entono benyoma nga balowooza nti teri mukyala yenna ayinza kumuwa kitiibwa mu nsonga z’omu kisenge.

Mungeri y’emu n’abakyala abamu balina omuze okunyoma abasajja abalina waaya entono wabula Ssenga Kawomera avuddeyo ku nsonga eyo.

Ssenga Kawomera agamba nti omusajja yenna singa ategeera kye bayita emitendera gy’akaboozi, obunene bwa waaya tebulina makulu mu kisenge.

Ssenga agamba nti singa omuntu ateeka essira ku bitundu ebisumulula ppata, eddakiika eziri wakati w’ennya n’ekkumi zimala okusumulula ensulo z’omukyala yenna.

Omukazi yenna ng’alina obuzibu bw’okuwa bba amazzi, Ssenga agamba nti amazzi y’emmere esooka omukazi ali mu nsonga z’omukwano gy’alina okwettanira buli lunnaku.

Emmere erimu ekirungo kya zinc nga ensujju, wootameroni, ebinyeebwa n’ebyennyanja mmere nkulu nnyo mu nsonga z’omukwano.

Mu ngeri y’emu n’obuyonjo nabwo bwetaagisa nnyo. Obuwoowo obuwunya obulungi busumulula mangu omuntu sso ng’olusu kyangu okuggya omuntu mu mmuudu.

Singa olowooza ku nsonga z’okwegata n’omukyala, olina okumuwaana kuba buli mukyala awulira essanyu singa owaana omubiri gwe.

Olina okuweeweeta omukyala ng’otandikira mu ffeesi, ensingo, amabeere n’ebitundu ebirala ate olina okumunywegera ebitundu by’omubiri eby’enjawulo ng’ova ku mimwa. Bw’oba omunywegedde bulungi ojja kulaba nga yeeyongera okukuyaayaanira.

Ssenga Kawomera era agamba nti tokemebwa n’otandika emikolo nga tosoose kuyisa ngalo buziba kuba kiyamba nnyo mu kusumulula obusimu bw’omukwano.

Ssenga agamba nti okwongera okusumulula omukyala ppata, amaanyi sooka ogasse ku balongo. Baweeweete mpola nga bw’okafuuwako n’empewo y’omukwano. Bw’onaabakwata obulungi ojja kulaba nga n’ag’emugga geeyongera obungi.

Bw’otandika okwesa empiki, ebitundu by’engulu nabyo tobyerabira omuli ekkundi, amabeere, ekiwato byonna fuba okulaba ng’obunyonyoogera mu ngeri entuufu. Teweerabira okuddira ekibatu n’okibikka ku bukyala n’onyiga mpolampola ng’anyiga emmere. Kino kijja kwongera okumusumulula.

Ssenga Kawomera agamba nti singa omusajja yenna ateeka mu nkola ebyo waggulu, obunene bwa waaya tebulina makulu kuba kyanguya okutuusa omukyala yenna ku ntikko.