Kyaddaki Omuyimbi Sheebah Kalungi ayingidde enju ye mu bitundu bye Munyonyo.
Ku mukolo ogubaddewo ekkiro ekikeseza olunaku lwa leero ku Lwokubiri, gwetabiddwako abayimbi, bannakatemba, DJ, bannamawulire era bonna balaze essanyu olwa Sheebah okufuna amaka.

Sheebah agamba nti okukola ennyo n’okwagala kyokola, y’emu ku nsonga lwaki asobodde okutuuka ku makula g’okufuna amaka.

 

https://www.instagram.com/p/BzVxubVj4dC/