Mu nsi y’omukwano, omusajja yenna alina okutuukirira omukyala bwaba ng’amwetaaze ku nsonga za Laavu.
Mu mbeera eyo, wuuno mwana mulenzi Allan yeepikira omuyimbi Leila Kayondo mu bulamu bwe.
Allan agamba nti alina emyaka 16 kyokka alina essuubi ly’okusembeza Leila mu bulamu bwe okumwerabiza embeera embi.
Leila yali nnyo mu mawulire ku bigambibwa nti yaliko mu laavu n’omugagga SK Mbuga.
Mu kiseera kino Mbuga ali mu kkomera mu ggwanga erya Sweden ku bigambibwa nti yenyigira mu kubba ssente z’omuzungu.
Obubaka bwa Allah
