Omuyimbi Winnie Nwagi asabbalaza abasajja, alaze ethambi n’ettutu ly’ebbeere erijjudde jjuyisi ne bayiika endusu era bangi basigadde bawunze.

Nwagi asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okulaga obulungi bwe mu kifaananyi era bangi ku basajja basigadde basabbaladde.

Nwagi y’omu ku bayimbi abakyala abategeera okulaga abantu ku mibiri gyabwe era okulaga nti mukyala mulungi, talina kutya ku mubiri gwe.