Sasha Ferguson eyali omukozi ku WBS TV alaze nti tawali muntu yenna alina kuzannyira ku musajja we Canary Mugume owa NBS.
Kigambibwa Sasha abadde ne Mugume mu laavu emyaka egisukka 5 era mu kiseera kino omukwano guli mu ggiya nnene.

Sasha okulaga nti ali mu ssanyu olwa laavu wakati we Mugume, atadde ekifaananyi kya Mugume ku Instagram era agambye nti, “How he looks at you talking about his bae“.

Waliyo n’ekifaananyi ekiraga kwagambidde nti, “Nina omusheshe“.

 

https://www.instagram.com/p/B92AAZZJ_An/