Omuwala Munnakenya Azziad Nasenya atekateeka kugenda mu kkooti oluvanyuma lwe yali muganzi we okufulumya ebimu ku bifaananyi nga bali bombi bali kusinda mukwano.
Kigambibwa Azziad yafuna obutakaanya n’eyali muganzi we ne baawukana kyokka yafunye akasajja ku mutima kwekusalawo okufulumya ebifaananyi kyokka ebiva mu Kenya, biraga nti agenda mu kkooti.
