Munnamawulire wa NBS TV Samson Kasumba akwattiddwa mu kiro ekikeseza olwa leero ku Lwokubiri.
Okusinzira ku Pulezidenti w’ekibiina ekigatta bannamawulire ekya Uganda Journalist Association (UJA) Hajji Kazibwe Bashir Mbaziira, Kasumba akwattiddwa okuva mu makaage.
Kazibwe agamba nti Kasumba akuumibwa ku poliisi y’e Kira Road kyokka Poliisi tennaba kubawa nsonga yonna lwaki akwattiddwa.
Lindirira ebisingawo……