Omuyimbi Winnie Nwagi alaze nti ddala alina okwebaza Omutonzi kuba yamuwa ekitone okukyamula abawagizi be.
Mu Uganda, Nwagi y’omu ku bayimbi abakyala abasinga okuyimba obulungi ate akutte akati mu kunyeenya ekiwato wadde mukyala munene mu sayizi.

Ku Instagram, Nwagi alese bangi ku basajja abali mu Kalantini empale zikyamuse olw’engeri gy’abadde akyusa ekiwato.

Amazina ga Nwagi gawaliriza abamu ku bawagizi be okumutendereza era bagambye nti, “Ngundi totujja mizze kendeezza it’s kalantine fir bby, Omwana winnie mbanage otulina nyabo sabula nze binyumira, Eeeeeeeeh. Oliko ebintu, Sabulaaa n’abalala kyokka ekyewunyisa abasinga okuwaana basajja.
Vidiyo