Omuyimbi Lydia Jazmine alaze lwaki ali ku lusegere lwa muyimbi munne Fik Fameica wakati mu bigambo by’abantu.
Ebigambo byogerwa nti Jazmine ali mu laavu ne Fik wabula tewali muntu yenna alina bukakafu ku mukwano gwabwe.
Wabula Jazmine asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okulaga nti essaawa yonna bagenda kufulumya vidiyo y’oluyimba ‘Binji’ lwe yayimbye ne Fik.

Fik ne Jazmine
Fik ne Jazmine

Mungeri y’emu era ku mukutu ogwa Instagram, Jazmine ataddeyo ebigambo ng’agamba nti, “I Love You BINJI” era abamu ku bawagizi be bagamba nti obugambo abadde obuwerezza Fik.

Wadde Jazmine agamba nti tali mu laavu ne Fik, ebikolwa wakati waabwe biraga nti bali mukwano ate abaganda bagamba nti awali omukka tewabula muliro.

Vidiyo!

View this post on Instagram

#BINJI 🎥 Almost Here!! 🧜‍♀️❌🦍 Drop That 💣🔥🔥🔥🔥 If You Excited Like We Are!💃🙌🏾 @sashavybzdirector ✊🏽

A post shared by Lydia Jazmine (@lydiajazmine) on