Buli lunnaku mu nsi, ebintu ebyewunyisa byeyongera n’okusingira ddala ku mikutu migatta bantu n’okusingira ddala Face Book, WhatsApp n’emikutu emirala.

Olunnaku olwaleero, wuuno Pasita eyafulumizza vidiyo ng’ali ku katuuti kyokka engeri gye yabadde asabira abantu, erese bangi nga bewuunya ebikolwa bye.

Tekimanyiddwa Pasita ali mu nsi ki wabula mu ngeri y’okusabira abantu, alagira abakyala okugyamu empale z’omunda ssaako n’ayooyoota ebintu byabwe eby’ekyama.

Pasita asobodde okweyambisa obuyinza bwe okusiiga ebizigo mu bitundu by’ekyama kyokka ekyewunyiza ekkanisa ebadde ejjude abantu nga bonna bakkiririza mu bikolwa bye omuli n’abantu abakulu.

Vidiyo