Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) akulembeddemu ekibiina kya NUP okuvuganya ku bwa Pulezidenti bwa Uganda era ali mu Kampayini.

Enkya ya leero, abadde mu disitulikiti y’e Mukono.