Omuyimbi Lydia Jazmine ayongedde amaanyi mu kutunda oluyimba lwe Goodnight ne muyimbi munne Rickman Manrick.

Jazmine asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okukwata vidiyo ng’ali mu kuyimba oluyimba lwe Goodnight kyokka bangi ku basajja basigadde basabbaladde.

Ku vidiyo, abasajja ab’enjawulo boogedde ebigambo eby’enjawulo, “laba ekyana, do you come from?? Ani akuzaala… I envy you caz your sooo sooo gorgeous….forever LJ.. Lavya biiiihhhh, My baby, omwana alina Work, Naye Jazmine lwaki otulumya“.

Jazmine mu kiseera kino y’omu ku bayimbi abakyala abakwatiridde ekisaawe ky’okuyimba olw’okuyimba obulungi.
Vidiyo ku Instagram ya Jazmine
https://www.instagram.com/p/CJwEkeDnS9Z/