Mu nsi y’omukwano, omukyala yenna okutuuka ku ntikko, kye kimu ku kintu ekimuwa essanyu ly’omu kisenge n’okwesunga okusinda omukwano buli lunnaku.

Olunnaku olwaleero, Ssenga Kawomera omukugu mu nsonga z’omukwano alambuludde ezimu ku sitayiro eziyinza okuyamba omusajja yenna okumatiza omukyala mu bwangu.

Ssenga Kawomera agamba nti omukyala yenna okuwummuza amagulu ku bibegabega by’omusajja kiyamba nnyo mu kaboozi. Sitayiro  eno y’emanyiddwa nga ‘V’ era esembeza mangu enje n’amatira mangu.

Mungeri y’emu agamba nti ey’omukyala yenna okutuula waggulu ne yeepimirako nayo ematiza nnyo abakazi mu kisenge.  Ate sitayiro ya 90, ng’omukazi awaniseko okugulu kumu nayo ematiza mangu omukazi kuba omusajja aba atuuka bulungi ku bisenge by’obukyala n’amatira mangu n’okutuuka mangu ku ntikko,

Ate waliwo ne sitayiro y’e endagiriro . Ssenga Kawomera agamba nti omukazi y’aba alina okulagirira munne entambuza y’emirimu era y’ensonga lwaki yakazibwako lya ey’endagiriro.

Ssenga Kawomera era agamba nti abaagalana okuwuliziganya nga bali mu kaboozi, kiyamba nnyo okutambuza emirimu mu butuufu, ekisinga okuwa abantu essanyu nga bali mu kaboozi.