Omuyimbi Spice Daina laze lwaki yavuddeyo ku bawagizi b’omuyimbi Sheebah Kalungi sabiiti ewedde ku Lwokutaano.

Spice yasobodde okweyambisa omukutu ogwa Face Book, okusaba abawagizi b’omuyimbi Sheebah okweddako kuba ye akooye okumuvuma, “For sure sheebaholics  mulekere awo okunvuma nokumpemula ku account yange . Sirina  kyenali mbakoze. Mukisusizza“.

Spice agamba nti naye muntu era alumwa era akooye abantu okumuvuma n’okusingira ddala okumuwemula.

Agamba nti akoze okunoonyereza ng’abantu abasukkiridde okumuwemula bawagizi ba Sheebah era y’emu ku nsonga lwaki yavuddeyo okubagambako.

Ku nkolagana wakati we ne Sheebah, Spice agamba nti singa yabadde ayagala kugamba ku Sheebah, yabadde asobola okumunoonya omuli n’okumukubira essimu wabula ye yabadde ayagala kulabula bawagizi be, abasiwuufu b’empisa.

Spice ku NBS

Mu kiseera kino olutalo lw’ebigambo lweyongedde wakati w’abawagizi ba Spice ne Sheebah n’okusingira ddala ku mukutu ogwa Face Book.

Ku face Book, abawagizi okuva ku njuyi zombi bagamba nti

Jimie Kyazze Live – Sori, just stay the old Daina we know who keeps quiet, our God is bigger than sheebaholic words.

Prince Don Councillor – kyova olaba we the B2c Soljahs We mind our Business.

Maine Mirian Ezabu – Bambi just ignore ad concertrate on ur business.

Noeline Namuli – Otwo otuvumo twoka nawe belamu.

Kalungi Moses Persie – Tokisusa nyo atee.

Prince Don Councillor – Ononyeza Hit Ekubuze Yasoka Na Nince Henry Kati Ozze Ku Ba wagizi Ba Sheebah.

Lyrical Mycheal – Y’all are two queens that deserve your thrones. Wear your crowns proudly and deservingly. Fans should understand that you can compliment your artist without necessarily comparing them to another. May you both open your wings and soar higher.

Sharifah Gupta – What of those abusing Sheebah on her page, whose funs are they? I mean, hw do you know that they are Sheebaholics? My dear Spice let me tell you one thing, in this Uganda there are people whose mindset is lyk that and what they know how to do well is okuvuma nd you can’t change them cz that’s how they were raised. It’s in a person’s nature to abuse others for no reason, you can’t blame all Sheebaholics for that b’cz of a few people’s misbehavior. Just ignore them.

Sophie Sovo Ebavo – Am a sheebaholic but I have never abused u spice for real. Those ain’t our team mates, they are just lost sheep that want to see things go wrong for others.

Kyenda Naome – Ate kati obyononye tewandiwandiise sheeba anywhere therefore nange fun wa Azawi ka nkuvume akatwe.

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.facebook.com/GalaxyFm1002/videos/234316928453283