Omuyizi mu kibuga Nairobi mu ggwanga erya Kenya ali mu maziga oluvanyuma lwa muganzi we okufulumya vidiyo nga bali mu kaboozi.

Omuwala ono ali mu gy’obukulu 24 yatuuse mu kisenge kya muganzi okunyumya akaboozi nga tamanyi nti baabadde bamuteze kkamera.

Bwe yatuuse mu kisenge, yakoze ebintu ebyenjawulo okusobola okuteeka muganzi we mu mmundu kyokka byonna ebyakoleddwa, kkamera yabikutte.

Ng’omuwala omulala yenna ategeera omukwano, yekubye sipeeya mu maaso ga muganzi we nga yatandikidde ku kiteteeyi, akaleega, okusumulula ppata z’omusajja.

Wakati mu ssanyu, omuwala yasembedde okumpi ne kitanda okuwa mukwano gwe ebyalo era byonna muganzi we yabadde abikwata ku katambi.

Omuwala yaggyeemu akapale era bambi yalaze nti yabadde alina ennyonta ya waaya olw’engeri gy’abadde ayaayanira waaya.

Omuwala asobeddwa.

Omuwala ono kigambibwa nti ye Anik era oluvanyuma lw’okulaba vidiyo ze ku mikutu migata bantu, yakubiddwa mikwano gye essimu ku nnamba 0771544— ng’ali mu maziga kuba yabadde takisuubira.

Anik okuva akawungeezi k’olunnaku Olwokutaano tali mu mbeera nnungi kuba alina situleesi.

Abamu ku mikwano gye bagamba nti Anik abadde yasalawo okwesonyiwa ensonga z’abasajja emyaka egisukka 2 kuba omusajja we eyasooka yamumenya omutima.

Wabula yabadde azzeemu okwagala kyokka ekyewunyisa n’omusajja gw’abadde asembeza mu bulamu bwe, naye azzeemu okumumenya omutima ate n’okumuswaza mu ggwanga lyonna.

Obuzibu bwavudde kuki?
Kigambibwa omusajja abadde alina abawala babiri (2) okuva ku Yunivasite ez’enjawulo okuva mu ggwanga erya Kenya omuli Anik era mbu abadde tannaba kusalawo ani agwanidde okuba mukyala we mu biseera bye eby’omu maaso.
Oluvanyuma lw’akaboozi ne Anik, kigambibwa omuwala nnamba 2 yabadde akyaliddeko muganzi kuba abadde tamusuubira nti alina omuwala omulala wabula mu kwekebejja essimu y’omusajja, yagudde ku vidiyo ng’ali mu kaboozi ne Anik.
Omuwala yavudde mu mbeera era olw’obusuungu, yafulumiza vidiyo nga muganzi we ali mu kaboozi ne Anik.

Newankubadde vidiyo efulumye nga Anik ali mu kaboozi, omusajja akyagaanye okukwata essimu okwogera ku nsonga ezo.

Ebirala ebikola amawulire – https://www.facebook.com/GalaxyFm1002/videos/806958229951018