Wakati mu kulwanyisa Covid-19, embeera y’omuggalo ewalirizza abantu ab’enjawulo n’okusingira ddala ba ‘slay queen’ okwenyigira mu kubba okusobola okufuna engeri y’okwebezaawo n’okwekuumira ku mutindo.

W’osomera bino, nga waliwo vidiyo eri mu kutambula ku mikutu migatta bantu n’okusingira ddala ogwa Instagram, nga waliwo omuwala slay queen ali mu kubba mu Super Market.
Mu vidiyo, omuwala yayingidde nga yefudde aliko byanoonya era yatambudde mu Super Market yonna.

Ekisiinga okwewunyisa, omuwala alaga nti muwala muto kyokka yakutte omukebe gw’amata naguteeka wansi mu bitundu by’ekyama.

Vidiyo