Wuuno ‘Slay Queen’ abadde agezaako okulaga muganzi we nti ye ali ffiiti, asigadde mu maziga.
Mu kiseera kino eky’okulwanyisa Covid-19, ba ‘Slay Queen’ balina okukola ebintu ebyenjawulo okwekuumira ku mulembe.
Mu vidiyo, Slay Queen yasobodde okweyambisa essiimu ye okukwata vidiyo okulaga nti ye ali ffiiti naye tebitambudde bulungi.
Slay Queen alinnye waggulu okulaga obukodyo wabula ekyembi agudde n’enkoona n’enywa era awuliddwako ng’alajjana.
Vidiyo