Omukyala akubye omulanga, omusajja bw’abadde alemeddeko nga bali kusinda mukwano, okulaga nti ye alina okutuuka ku ntikko.

Okusinzira ku vidiyo eri mu kutambula ku mikutu migatta bantu n’okusingira ddala ogwa Instagram, mu kusooka, omukyala yabadde ali mu ssanyu wabula olw’ebisoko by’omusajja mu kukyusa ekiwato, omukyala yakooye.

Nga bali mu laavu

Wadde omukyala yabadde asuubira okusanyusa bba singa batuuka ku ntikko, bambi yakooye era yalabiddwako ng’abikooye ssaako n’okusaba bba okuggyamu ekisumuluzo awumule.

Mu nsi y’omukwano, omukyala oba omusajja asobola okukola kyonna ekisoboka, okusobola okuwa muganzi we essanyu.

Tewali kubusabuusa bali mu Africa wadde ensi temanyikiddwa mu kiseera kino wabula omukyala okukoowa, tekitegeeza nti omukwano guweddewo.