Vidiyo ng’ebyana biraga omubiri, eyongedde okusabbalaza abasajja ku mukutu gwa Instagram.
Okusinzira ku vidiyo, kigambibwa abawala bafuna ssente mu kuzina nga bali bwereere n’okusingira ddala mu kiraabu.
Mu kuzina nga bali bwereere, bafuna ssente mu basajja, era bangi bagutwala nga mulimu.

Ng’omuntu omulala yenna ategeera omutonzi, n’abawala baakute vidiyo nga bali mu kusaba nga tebanalinya ku siteegi okukyamula abantu.
Kigambibwa abawala bali mu ggwanga erya Nigeria kyokka waliwo n’ebigambibwa nti bali mu ggwanga erya Ghana.

Vidiyo!