Ekitanda kiremeseza omusajja n’omukyala okusinda omukwano bwe kimenyese.
Okusinzira ku vidiyo eri mu kutambula ku mikutu migatta abantu n’okusingira ddala ogwa Instagram, vidiyo eraga omukyala ali mu laavu n’omusajja.

Mu vidiyo, omukyala alaga nti yabadde yetegese bulungi ddala okusinda omukwano n’omusajja wabula ekitanda kyamenyese nga bakalinya ekitanda.
Wadde ekitanda kyamenyese, ebikolwa biraga nti omukyala yakkiriza muganzi we okweyambisa ekitanda ekirala, okusobola okusinda obulungi omukwano.
Vidiyo!