Omuyimbi munnansi wa Ghana Stephanie Benson amanyikiddwa nga Princess Akua Ohenewaa Asieanem of Kokobin ng’awangalira mu ggwanga erya Bungereza alaze nti ddala y’omu ku bakyala abategeera omukwano wadde akuliridde mu myaka.
Stephanie Benson yazaalibwa mu August, 16, 1970 nga mu kiseera kino ali emyaka 51.
Wadde mukyala akuliridde, asobodde okweyambisa essimu ye enkola ya ‘FaceTime’ okulaga bba John Benson kye bayita omukwano.
Stephanie Benson asobodde okweyambisa enkola ya ‘FaceTime’ okulaga bba Benson ebitundu by’ekyama, wakati mu laavu ne ssanyu.

Vidiyo

View this post on Instagram

A post shared by atinkanews.net (@atinkanews)