Ekyana kyogezza abasajja obwama oluvanyuma lw’okuteeka vidiyo ku mikutu migatta bantu ng’alaga sikiiru.
Mu nsi yonna, okukola dduyiro y’emu ku ngeri eziyambako mu kulwanyisa ebirwadde eby’enjawulo omuli endwadde z’omutima, Puleesa, omugejjo ssaako n’endwadde endala.

Ate mu nsonga z’omukwano, omukyala yenna ng’alina ffiiga, omubiri omulungi, buli omusajja gwe yegoomba era y’emu ku nsonga lwaki abakyala abagenda mu ggiimu, omuwendo mu nsi yonna gweyongedde.

Ekyama mu ggiimu

Okusinzira ku vidiyo, ekyana kiraga nti kirudde nga kikola dduyiro era okuwanika amagulu okulaga maapu vuvuzera kwetudde mu HD, kabonero akalaga nti aludde ng’akikola.

Wabula vidiyo eyongedde ebinnonoggo mu ndowooza z’abantu ng’abamu bagamba nti ekyana kirabika kirungi nnyo mu nsonga z’omu kisenge ate abalala bagamba nti ye ssaawa n’abawala abalala okufuna eky’okuyiga.

Orangehull – OMG ! If that is not a new sexual position then it should be!
Alphabellabarrie – That’s Natural for Women though.., all women got it, it’s just depends on your Giles.
Ogbery_official – My ooh my

Vidiyo!

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=aHDVMI2v49k