Omuyimbi Lydia Jazmine ayongedde okusabbalaza abasajja abazungu era bangi kati balowooza kugya mu Africa, okufuna ku bakyala abaddugavu.
Jazmine yabaddeko mu nsi ya Netherlands bwe yabadde agenze okuyimba n’okulya obulamu.

Jazmine akikoze abazungu


Mu kiseera kino, Jazmine y’omu ku bakyala abalina ennyimba eziriko mu kisaawe ky’okuyimba omuli omutima, Tonkozesa, Kapeesa, Omalawo, Omutima n’endala.

Omwana alina work

Jazmine bwe yabadde atambula ku nguudo ez’enjawulo, yalese bangi ku basajja abazungu basobeddwa nga balabye ku thambi era omu ku basajja yatomedde Payipu wakati mu kuswala.