Omusajja alaze sikiiru bw’abadde asaba omukwano mu ttooyi z’ebbaala era alaze nti talina muzannyo mu nsonga z’okusinda omukwano.
Okusinzira ku vidiyo, omusajja yakutte muganzi we ne bayingira mu bbaala okulya obulamu.
Oluvanyuma lw’okunywa omwenge okumala essaawa 3, omusajja yakutte muganzi we ne bayingira mu ttooyi bombi.

Okusinzira ku kigatto waffe, omusajja n’omukyala nga batuuse mu ttooyi, omukyala yabadde agaanye okusinda omukwano mu ttooyi era yabadde alemeddeko wabula omusajja yalaze sikiiru y’okusaba omukwano.

Omusajja yatuuse n’okufukamira okusaba omukwano okutuusa omukyala lwe yapondoose.
Mu vidiyo, omusajja yabadde alina amaddu mangi wabula yakoze buli kimu nga bali mu ttooyi, okugikuba obulungi.