Wadde abantu bakaaba obwavu, Bannakampala beyongedde okulya obulamu mu ngeri egamba nti Obulamu bumpi, olina okulya ku ssente zo.
Olunnaku olw’eggulo, ebyana ebyamyuka ebithambi ng’amatungulu byetiriboosezza emibiri ng’ebiwendule mu kivvulu kya Blankets And Wine mu Kampala.

Ebyana byavudde mu bitundu bya Kampala eby’enjawulo era abasajja obwedda baliisa maaso n’okuyiika endusu.

Ebifaananyi!